Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 328 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byembuuka zennyonyi mu Ggwanga ekya Civil Aviation Authority

July 16, 2026 · Radio Simba

🗳️ Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byembuuka z’ennyonyi mu Ggwanga ekya Civil Aviation Authority – CAA kavuddeyo nekategeeza Akakiiko ka Palamenti olunaku olwaleeo nga bwekabanja Kkampuni y’ennyonyi ey’Eggwanga eya Uganda Airlines obuwumbi 233 olwobuweereza bwefuna ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe.
Hassan Musinguzi nga yakulira ebyensimbi mu CAA annyonyodde nti Gavumenti ebangibwa obuwumbi 91 mu obukadde 600 ngendala zibagibwa Uganda Airlines.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News