Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ekitebe kya Netherlands kitonedde Poliisi emotoka ne Piki piki

Ekitebe kya Netherlands mu Yuganda kitonedde Uganda Police Force emotoka ne Piki piki ebibalirirwamu emitwalo 7 egya ddoola. Emotoka ne Piki piki biweereddwa Panyadoli Refugee Police Station esangibwa mu Disitulikiti y’e Kiryandongo.
Omubaka wa Netherlands mu Yuganda H.E Henk Jan Bakker, yakwasizza Poliisi emotoka ne Piki piki nga AIGP Asan Kasingye yabikwasiddwa ku lwa Poliisi ku kitebe kya Poliisi e Naguru.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort