Ekisuubirwa okuba bbomu kiteguluddwa e Makindye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekitongole kya Uganda Police Force ekitegulula bbomu ekya Bomb Squad kiteguludde ekirowoozebwa okuba bbomu mu Karina Zone e Kibuli. Kigambibwa nti kisuuliddwa abasajja babiri ababadde batambulira ku booda booda ku luguudo lwa Kibazo oludda e Muyenga.
Ye omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire agamba nti abakugu bakyakyekaanya okutegeera ekituufu.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro