Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Ekisanja kyammwe kisigale ku myaka 5 – Balamuzi
July 26, 2018 · Mubiru Ali
Abalamuzi Cheborion Barishaki ne Elizabeth Musoke bakiriziganyiza n’Olukiiko olukulu olw’eggwanga kukyo kuggyawo ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga wabula nebawakanya eky’okukyuusa emyaka gy’ekisanja ky’ababaka wamu ne ba Ssentebe okuva ku myaka 5 okudda ku 7.
