Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 936 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ekisaawe ky’e Entebe kikyali kya Yuganda – CAA

November 29, 2021 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’ennyonyi mu Ggwanga ekya Civil Aviation Authority Uganda kivuddeyo okutangaaza ku bigambibwa nti Gavumenti ya China yaboye ekisaawe ky’ennyonyi ekya Entebbe International Airport, Uganda. CAA egamba nti yadde yaguddewo akawunti mu Stanbic Bank – Uganda okugenda ssente zonna ezikunganyizibwa ku kisaawe nga bagoberera endagaano ya Escrow Account Agreement Terms tekyawukanaku n’omukozi afunye Salary Loan okuva mu bbanka nemusaba ayise omusaala ggwe mu bbanka eyo.