Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 304 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ekisaakate 2024 kikomekerezeddwa olunaku olwaleero ku ssomero lya Hormisdallen

January 20, 2024 · Mubiru Ali

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Katikkiro Charles Peter Mayiga n’omukyala, Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Oweek. Patrick Luwaga Mugumbule, Minisita wenkulaakulana y’Abantu n’Ensonga za Woofiisi ya Nnaabagereka, Oweek Cotilda Nakate Kikomeko, batuuse e Gayaza ku ssomero lya Hormisdallen okwetaba ku mukolo gw’okuggalawo ekisaakaate.

Omukulu w’amasomero ga Hormisdallen, Mukalazi Kizito Hormisdasc, yebaziza abazadde olwokuweereza abaana mu Kisaakaate nebabangulwa.
#Ekisaakaate24