Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 604 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ekirwadde kya Ebola kibaluseewo e Mubende.

December 9, 2015 · Mubiru Ali

Akasattiro kabaluseewo mu ddwaliro lya Gavumenti erye Mubende, oluvannyuma lwa abalwadde babiri okuleetebwa  nga balina obubonero bw’ekirwadde kya Ebola.

Abalwadde bano a babiri Innocent Kenan ne munne baggyiddwa mu Disitulikiti ye Kibaale mu ddwaliro lya Disitulikiti erya Health centre 4.

Atwala e ddwaliro lye Mubende Dr. Kibuuka ategeezezza nti bamaze okubaggyako omusaayi gutwalibwe ku  kitebe ekikebera  akawuka e Ntebe ku Virus Institute.