Ekimotoka ky’amagye kiyingiridde Police y’e Mbalala, abasibe 3 batolose

Ekimotoka ky'amagye ekibadde kiva e Jinja nga kidda Kampala kiyingiridde Police Post y'e Mbalala esangibwa e Mbalala mu Disitulikiti y'e Mukono, omusibe omu n'alumizibwa byansusso ate abalala basatu nebatoloka. 

The entire Police post has been destroyed causing irritation to the land lord who is now demanding that the Police leaves his building because they haven’t paid rent for now years.

Police Post eno yonna esaanyiziddwawo akabenje kano ekireetedde nannyini ttaka wamu n'ekizimbe kw'ebadde okusaba ekifo bakyamuke olw'okuba nti babadde bamaze emyaka nga tebamusasula za bupangisa.

 

 

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

69 4 instagram icon