Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live

Ekibonerezo kya Kitatta kikendezeddwa

August 7, 2020 · Mubiru Ali
Kkooti y’amaggye ejjulirwamu olunaku olwaleero ekendezza ekibonerezo eky’emyaka 8, emyezi 8 nenaku 6 ekyali kiweereddwa omuyima wa Boda 2010 Abdallah Kitatta n’ekizza ku mwaka 1, emyezi 8 nenaku 6.
Omulamuzi agamba nti Kitatta ne Ngobi baali balina kuyisibwa ng’abantu abazza omusango omulundi ogusooka nga baweebwa omukisa okwenenya nti era tewaali bujulizi nti emmundu zebalina zaalina obulabe eri obulamu bw’abantu abalala.