Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Ekibinja ky’abantu abatanategeerekeka basudde ebipande mu Kampala ebiwakanya omusolo omupya

July 23, 2018 · Mubiru Ali

Abantu abatanategerekeka basudde ebipande ku nguudo nga bawakanya omusolo omupya ku Social media ne Mobile money mu bitundu eby’enjawulo mu Kampala.

Ebipande bino bisuulidwa ku Dustur Street n’okwetoloola Mabiriizi Complex ku luguudo lwa Kampala Road. Kuno basuuliddeko n’omuzindaalo omunene ogubaddeko obubaka nga oli alekaanira waggulu nti;

“Tusasula emisolo mingi wabula tewali kyemulaga kyemugukozesa. Bannayuganda ffenna tulina okuzira okusasula omusolo guno. ”

Byo ebipande bibadde biwandiikiddwako ekigambo “Tugaaneko”