97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ekibiina kya Mugisha Muntu kiwandisiddwa

Kyaddaaki ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulonda mu Ggwanga ekya Electoral Commission kiwandiisizza ekibiina kya Gen. Mugisha Muntu ekya Alliance for National Transformation (ANT).
Omuwandiisi wa Kakiiko kano Sam Rwakoojo, yewadde ANT ekiwandiiko ekyoleka nti kati kibiina kyabyabufuzi.
Kinajjukirwa nti Muntu yekutula ku kibiina kya FDC omwaka oguwedde.

About Mubiru Ali

Leave a Reply