Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Ekibiina ki National Unity Platform kivuddeyo ku mukutu…

January 22, 2026 · Radio Simba

Ekibiina ki National Unity Platform kivuddeyo ku mukutu gwa X nekitegeeza nga bwekikitegeddeko nti Omumyuuka wa Pulezidenti w’ekibiina owamasekkati Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi bwakwatiddwa abebyokweringa enkya yaleero. Ekibiina kitegeezezza nti tebanamanya mayitire ge. Ekibiina kitegeezezza nti ono yegasse ku bamyuuka ababiri okuli Dr. Lina Zedriga ne Jolly Jacklyn Tukamushaba ababuzibwawo ku lunaku lwokulonda nga negyebuli eno tebamanyiddwa gyebali.
#ffemmwemmweffe
#ugandaelections2026
#UgandaElections
#UgandaDecides2026

Radio Simba News