Eggwanga lyetaaga Ssemateeka omuggya – Owek. Mayengo

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ow’ekitiibwa Israel Mayengo; “Ngatujjukira Janan Luwum, njagala Pulezidenti ne Gavumenti bakirize nti tugenda kubeerawo n’akakiiko akagenda okuddamu okwekeneenya Ssemateeka okusobola okuteekateeka Ssemateeka omuggya ategenda kukiriza Ggwanga limu kunyigiriza nakufuga mawanga malala.
Ssemateeka anakirambika n’okulaba nti amawanga gonna gabeerawo mu mirembe. Ssemateeka ono tajja kubagibwa Babaka baliwo kati. Nsaba akakiiko kano kabeereko abantu abatalyenyigira mu byabufuzi yadde.”
Share.

Leave A Reply