Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 308 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Eggwanga eritalina nnono terisobola kukulaakulana – Ssaabasajja Kabaka.

April 13, 2016 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asabye abakulu b’ebika okuteekawo amakampuni agayamba ebika okweyimirizaawo wamu n’okusobozesa emiti emito okumanya  ebyobuwangwa.

Mu mukolo gwegumu Ssaabasajja asiimye omuyimbi Moses Matovu wamu ne Band ya Afrigo ebinwanjuliddwa Katikkiro Mayiga.

Bino bibadde ku Mukolo gaggadde ogwokujaguza amazaalibwa ga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II age myaka 61 egiri e Buddo.