Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 430 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Eggaali y’omukka emubetense, afuuse bunyama

March 13, 2017 · Mubiru Ali

Eggaali y’omukka eriko omusajja abadde yeekeseredde obugonja gwebetense n’afuuka obunyama ku kyalo Kibubbu ekiri mu Disitulikiti y’e Buyikwe .

Bbosa Haruna ow’emyaka 25 nga kati z’embuyaga ezikaza engoye yakomye okulabwako akawungeezi k’eggulo mu kabuga Kawuku nga yeekatankira enguuli.

Omwogezi wa Police mu kitundu ekyo, Lameck Kigozi gamba nti yagenze n’akola ne mukama we Kibuuka Micheal ogwobuzimbi era bwebannyuse n’amusasula omuwalo gw’essente awo Bbosa n’ayolekera ekirabo oluvannyuma kigambibwa nti yagenze ne yeebaka mu luguudo lw’eggaali y’omukka eyamubetense. Kitalo !