Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Effujjo teririna kifo munsi erimu abagunjuffu – Ssaabalamuzi Katureebe

August 3, 2019 · Mubiru Ali
Ssaabalamuzi wa Yuganda Omulamuzi Bart Katureebe avuddeyo navumirira effujjo eryayoleseddwa mu kuwulira ensala y’omusango gwa Dr. Stella Nyanzi. Era avuddeyo neyebaza Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road ow’eddaala erisooka Gladys Kamasanyu, olw’obukakamu bweyayolesezza obudde bwonna. Avumiridde nnyo ebikolwa eby’effujjo nti tebirina kifo munsi y’obugunjuffu.