Breaking
News: Bwoba tewalangirirwa nga muwanguzi kizibu okuwangula omusango. Bannamateeka bali ku mulyo – Baguma News: Eyali akulira ebyokulonda e Mukono Emilly Amongin eyekyuusiza mu kiti nga embazzi bweyasooka kulangilira Jonhson Muyanja Ssenyonga owa National Unity Platform ngomuwanguzi ku bwa Ssentebe bwa Disitulikiti e Mukono ate oluvannyuma nalangilira Francis Lukooya Mukooma owa National Resistance Movement News: Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Eddy Kenzo oli mubi nnyo toyagaliza – Big Eye

February 6, 2023 · Mubiru Ali
Big Eye StarBoss avuddyo nalumba Eddy Kenzo; “Amazima agakaawa!
Kyanaku nnyo nti mulirwana wange teyasobodde kuwangula Grammy Award naye nze ndowooza osanga oba yandibadde Big Eye, Azawi, Daddy Andre, Apass, Fik Fameica, Spice Diana, Sheebah, Lydia Jazmine, Rema nabalala.
Osanga award nnyingi zandibadde wano mu Yuganda.
Naye Omuniga ono yesigaliza abantu nengeri gyetuyinza okutuukayo kati emyaka 9. Abantu abamu tebasaana nakukozesa ล‹ล‹ombo ya Yuganda ‘Kulwa Katonda n’Ensi Yange’ kuba mu mitina gyabwe balina ‘Kulwa Katonda Nange kennyini’. Nsuubira mbeera sirimbye bwengamba nti tayagaliza balala. Kino nkyogedde nga 6-02-2023.”