Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 438 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

EDDWALIRO LY’E MOROTO TERIKYALINA OXYGEN

June 4, 2021 · Mubiru Ali
ย 
Eddwaliro lya Moroto Referral Hospital liri mu kaseera kazibu oluvannyuma lw’omukka ogussibwa ogwa Oxygen okukendeera nga tegumala balwadde abeyongera buli olukya.
District Health Officer Dr. Hans Lokale ne Director Moroto Referral Hospital, bagamba nti Moroto ekwata kyakubiri nga eddirira Kampala mu muwendo gw’abalwadde ba #COVID-19 ogweyongera mu Ggwanga nga abantu abali wansi w’emyaka 40 bali kalebwerebwe kokukwatibwa ennyo.