Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live

Eddwaliro ly’e Masaka lisiibudde ababadde abalwadde ba COVID-19

June 6, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero eddwaliro ekkulu ery’e Masaka lisiibudde ababadde abalwadde ba #COVID-19 7 oluvannyuma lw’okubakebera emirundi egiwerako nga sample ziraga tebakyalina kirwadde kino.
Dr. Jjuuko Mark akulira #COVID-19 Treatment Center agambye nti bano tebalina buzibu bwonna era basobola okudda mu Bantu.
Bya Maggie Kayondo