Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Eddwaliro ly’e Iganga lifulimizza amannya gabafiiridde mu kabenje

Eddwaliro ly’e Iganga lifulumizza agamu ku mannya g’abantu abafiiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Bukonte ku luguudo lwa Iganga – Mbale – Tirinyi mu Disitulikiti y’e  Namutumba  Bbaasi ya YY coach bweyatomereganye ne Takisi

Bano kuliko:

  1. Okwi Aliko Umar ow’e Nampirika Iganga eyabadde avuga takisi.
  2. Alukosi Simon 35, ow’e Busowa Bugiri.
  3. Muwamba Afuwa ow’e Tongolo Buikwe.
  4. Okumu Vicent ow’e Nawansagwa.
  5. Waiswa Ibraim Mugoya ow’e Nakivumbi Bugweri.
  6. Mwesi Godfrey ow’e Bukoye Namutumba.
  7. Alice Alijebonetaku n’ababala 3 ababade tebanategerekeka mannya nga kino kivudde ku bantu ab’emitima emikyaamu okunyaga obusawo omwabadde ebiwandiiko ebyogera kubagenzi.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort