Breaking
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 132 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Eddwaliro lya Ssegiriinya ligaddwa lwa nsimbi

December 23, 2022 · Mubiru Ali
Eddwaliro eryatandikibwawo Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Muhammad Ssegiriinya ali mu nkomyo erya Kawempe Medical Center bwebaliggaddewo oluvannyuma lw’ensimbi eziritambuza okubabula ate nga eyali yaliwomamu omutwe yaggalirwa.
Okusinziira ku muyambi wa Ssegirinya, Alex Luswa Luwemba agamba Abavujjirizi ababadde bateekamu ssente baabivuddemu nga kati basobeddwa kubanga tebakyalina zaakusasula nakugula ddagala.