Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 278 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Eddwaliro likubye abalwadde e Bugweri

October 21, 2020 · Mubiru Ali

Abalwadde, abasawo, n’abantu abalala
abawererera ddala kumi basimatukidde watono nnyo okuttibwa ebifunfugu, embawo nebintu ebirala ebyengalama y’ekizimbe ky’eddwaliro lya Busesa Health centre IV mu Disitulikiti y’e Bugweri.
Abamu ku bantu bano babadde bafuna bujanjabi siiringi wegwiridde ku ward y’abaana era nga abasinze okulumizibwa be baana.
Kigambibwa nti ekizimbe kino kikadde nnyo.