Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Eddwaliro e Ssembabule litubidde n’omulambo

May 31, 2023 · Mubiru Ali
Eddwaliro erya Health Center IV mu Disitulikiti y’e Ssembabule litubidde n’omulambo ogumaze mu ggwanika ennaku 5 lwakubulwako bannyini ggwo ne webayinza okuguziika.
Kino okubaawo kiddiridde abantu abawerako abazze bafiira ku ddwaliro lino nebabaziika mu luggya lw’eddwaliro wabula nga mu kiseera kino abakulembeze n’abatuuze bafa ekivundu.