EDDIE MUTWE, NUBIAN LI NABALALA TEBALINA MUSANGO – HON. NSEREKO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka wa Kampala Central Muhammad Nsereko avuddeyo; Nubian li ne Eddie Mutwe n’abalala bangi abakuumirwa mu kkomera e Kitalya mubukyaamu ensi yonna ekimanyi bulungi tebalina musango.
Omusango ogubavunaanwa kwagala nakukiririza mu muntu. Okulinyirira eddembe lyabwe tekikoma kubbo bokka wabula buli omu.
Olunaku lumu mujja kufuna eddembe lyammwe ate teruli wala. Mubeere bagumu. Olugenda olukutuusa ku buwanguzi lutandika nabizibu. Ndi wamu nammwe.”
Share.

Leave A Reply