Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Eddie Mutwe ne Nubian Li bavunaaniddwa kusangibwa na magaziini ya mmundu

January 8, 2021 · Mubiru Ali

Ttiimu ya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine abakwatibwa e Kalangala 49 ku bbo batwaliddwa mu Kkooti y’amaggye nebavunaanibwa omusango gwokusangibwa ne magazine y’emmundu. Bano kuli , Nubian li, Eddie Mutwe, BOBI YOUNG n’abalala. Bannamateeka na abafamire tebakilizidwa mu Kkooti e Makindye.