Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 95 listening Simba FM Live
News

Eddie Mutwe atwaliddwa mu Kkooti e Masaka

May 6, 2025 · Mubiru Ali
Edward Ssebuufu aka Eddie Mutwe. omu ku bakuumi ba Pulezidenti wa National Unity Platform eyawambibwa abebyokwerinda gyebuvuddeko abebyokwerinda ababadde mu ngoye ezabulijjo wamu nabasirikale ba Uganda Police Force bamututte mu Kkooti e Masaka ngawonyera ngera tebakirizza Bamawulire kumusemberera kumukuba bifaananyi.
Owebyokwerinda abadde mu ngoye ezabulijjo ategeezezza Bannamawulire nti balina ebiragiro obutabakiriza kulondoola musango ogwo era nabalagira baamuke ekkooti.
Omulamuzi amusindise ku alimanda mu Masaka Main Prison.
#ffemmwemmweffe