Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 377 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Eddagala lya COVID erireetebwa lyakozesebwa ba China

December 8, 2020 · Mubiru Ali
Director General Health Services mu Ministry of Health- Uganda Dr. Henry G. Mwebase avuddeyo ku bbaluwa ebadde etambuzibwa ku social media nga eraga nti Minisita w’ebyobulamu yakirizza okuyingiza eddagala erigemu ekirawadde kya #COVID-19 okuleetebwa mu Ggwanga okuva e China. Agamba nti eddagala lino eryakiriziddwa lwakukozesebwa Bannansi ba China abakolera mu Kapeeka Industrial Park bokka so ssi ku Bannayuganda.