Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
News

EC yetaaga obukadde 900 okutegeka okulonda mu Oyam North

May 19, 2023 · Mubiru Ali

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama Mugenyi avuddeyo nategeeza nga bwebetaaga obukadde 900 okutegeka okulonda okwokujjuza ekifo ky’Omubaka wa Oyam North County ekyalimu Minisita kati omugenzi Rtd. Col. Charles Okello Engola eyattibwa omukuumi Pte Wilson Sabiiti nga 12-May. Okulonda kwakubeerawo nga 6-July-2023.