Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 234 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

EC eyimirizza enkungaana z’okunoonya obululu

December 26, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka @elElectoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nga bwekayimirizza enkungaana zonna ezokunoonya akalulu mu Disitulikiti n’ebibuga ebyalagiddwa Ministry of Health- Uganda nga ebisinze okubeeramu okusasaana kw’ekirwadde kya #COVID-19 okuva nga 26-12-2020.
Akakiiko kagamba nti ebibuga ne Disitulikiti zino wammanga tegenda kubeerayo kukubayo nkungaana nga zino kuliko; Mbarara, Kabarole, Luwero, Kasese, Masaka, Wakiso, Kabarole, Jinja, Kalungu, Kazo, Kampala ne Tororo.