Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 299 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

EC esisinkanye abasimbyeewo ku bwa Pulezidenti ku SOPs

November 16, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda katandise okusisinkana abasimbyeewo ku bwa Pulezidenti okwogerezeganya nabo ku ngeri gyebasobola okugoberera ebiragiro ebyateekebwawo okugoberera okuziyiza okusaasana kw’ekirwadde kya #COVID-19 wamu n’obukambwe obukozesebwa Uganda Police Force ku besimbyeewo abamu.
Era bakukiriziganya ku nsonga y’e Kitgum awalina okubeera aba

National Resistance Movement – NRM n’aba Forum for Democratic Change – FDC olunaku lw’enkya.