Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,358 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

EC ekirizza emikono gya Bobi Wine

October 28, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko k’ebyokulonda mu Ggwanga kavuddeyo nekategeeza nga bwekongedde okusunsulamu emikono gyabo abesimbyewo ku bwa Pulezidenti gyebawaayo bano nga kuliko; Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine owa National Unity Platform – NUP, Patrick Oboi Amuriat owa Forum for Democratic Change – FDC, Mugisha Muntu Gregg owa Alliance for National Transformation-Uganda – ANT, ne Joseph Kabuleta.
Bano kati baddembe okweyongerayo okwewandiisa.