Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama avuddeyo nategeeza nti mu bifo awanalonderwa tebagenda kukirizaamu kkamera era tabajja kukiriza muntu yenna kwekuba selfie nga ali ku kifo awalonderwa oba nga alonda.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.