Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

‘eby’okwesimbawo mbitadde’ – pulezidenti wa algeria

March 12, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa Algeria Abdelaziz Bouteflika avuddeyo nalangirira nga bwavudde mu lwokaano lw’okuvuganya ku kisanja ekyokutaano oluvannyuma lwa Bannansi okwekalakaasa nga bakiwakanya. Okulonda kwayongezebwayo okutuuka mu April.

Bouteflika ow’emyaka 82 akulembedde Algeria yajja mu bukulembeze mu 1999, era nga okwelakaasa okutasalako okumaze wiiki esatu kwekwamulemesezza okuddamu okwesimbawoo.