Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 429 listening Simba FM Live

Ebyokwerinda ku Old Kampala binywezeddwa

January 12, 2023 · Mubiru Ali

Ebyokwerinda binywezeddwa ku kitebe ky’Obuyisiraamu ku kasozi Kampala Mukadde oluvannyuma lwabatuula ku Lukiiko olufuga Obuyisiraamu okuvaayo nga baagala okuggya mu Mufti Mubajje obwesige. Bamuwadde ekiwandiiko akiteekeko omukono wabula kigambibwa nti agaanye. Bbo Bannamawulire babagalidde bweru.