Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 898 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Ebyokwerinda ku mbuga yObukama bwa Tooro esangibwa e Muchwa mu Kibuga Fort Portal binyewezeddwa era nga abebyikwrrinda basazeeko ekifo kyonna

September 1, 2026 · Radio Simba

🗳️ Ebyokwerinda ku mbuga y’Obukama bwa Tooro esangibwa e Muchwa mu Kibuga Fort Portal binyewezeddwa era nga abebyikwrrinda basazeeko ekifo kyonna ssaako nokugaana abantu okutuukawo oluvannyuma lw’ekiragiro ekiyisiddwaa Omuhiikirwa Calvin Armstrong Rwomiire Akiiki ngayimiriza enkiiko zonna okutuusa nga bamaze okuzza omubiri gw’Omukama wamu n’okumuziika.
Wabula abamu ku bakiise mu Lukiiko olukulu olw’Obukama nga bakulembeddwamu Omusunga Charles Kamurasi bino babiwakanya nga bagamba nti Omuhiikirwa alina kwogerera mu Lubiri so ssi mu maka g’Omukama e Kampala era nebamulangira obutabeera nabuyinza buyimiriza lutuula luno.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News