Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ebyokwerinda ku Kkooti e Makindye binywezeddwa

February 8, 2021 · Mubiru Ali

Ebyokwerinda ku Kkooti y’amaggye e Makindye binywezeddwa nga balindirira Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP abakwatibwa e Kalangala nga 30-Dec-2020 bwebaali bagenze ne Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okunoonya akalulu. Kkooti leero lwesalawo oba ebakiriza okweyimirirwa, bano kuliko; Nubian li, Eddie Mutwe, n’abalala.