Eby’okwerinda binywezeddwa ku kitebe kya Poliisi e Naguru

Eby’okwerinda binywezeddwa ku kitebe kya Poliisi e Naguru nga kino kivudde ku bakyala abalwanirizi b’eddembe abakedde okwekalakaasa olw’okuwamba wamu n’okuttibwa kwa bakyala mu ggwanga. Bano nga bakulembeddwamu Dr. Stella Nyanzi babadde baagala kusisinkana omuddumiizi wa poliisi mu ggwanga Martin Okoth Ochola. Bano baddukidde ku kitebe kya Uganda Human Rights Commission ekirinaanye ekitebe kya Poliisi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
abadde yakateebwa e luzira akubiddwa mizibu