Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,129 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ebyokwerinda binywezeddwa ku ggwanika e Mulago

February 26, 2020 · Mubiru Ali

Eby’okwerinda binywezeddwa ku ggwanika e Mulago nga Uganda Police Force ekebera buli motoka eyingira nga abantu abamu naddala abawagizi ba People Power – Uganda bagaaniddwa okuyingira. Wabula abamu ku bakulembeze ba People Power Our Power okuli omwogezi w’ekisinde Joel B. Ssenyonyi, Latif Ssebagala Sengendo n’abalala be bokka abakiriziddwa okuyingira okukola enteekateeka z’okuggyayo omulambo gwa Daniel Kyeyune eyakubiddwa essasi eryamutiddewo e Nansana ekiro kyajjo Bobi Wine ne banne bwebabadde bava okuziika e Kateera Kiboga.