Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 206 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

eby’okwerinda binywezeddwa e nakaseke

January 10, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi e Nakaseke ezzeemu okuwera nga bwetagenda ku kkiriza bubbi naddala obwekuusa ku kutta abantu okubadde ku kyase ennyo omwaka guwedde 2018.
Mu lukiiko oluyitiddwamu abavuzi ba boda boda e Semuto ku ggombolola mwe batemedde n’empenda okulaba ng’okuttibwa okubakuba obuyondo n’amasasi abamu ku kendeera mu mwaka gun’omupya 2019.
RDC Fred Nayebare eyakuliddemu olukiiko luno kulwokubiri yalaze ng’aba boda mu bitundu ebitali bimu bwe bazzenga battibwa kyokka ekya poliisi emirundi ne bagiwakanya abantu ku ngeri gy’ekwatamu emisango abantu ne bataddamu kuwuliza yadde ebikwata ku bakwate abateeberezebwa okwenyigira mu bubbi abantu kye baasabye mu lukiiko lwe lumu okugonjoolwa