Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live

Eby’okwerinda binywezeddwa e Mbale

July 26, 2018 · Mubiru Ali

Eby’okwerinda e Mbale binywezeddwa e Mbale ku kkooti ya Ssemateeka awagenda okusalirwa omusango gwe kkomo ku myaka. Kkooti olwaleero erina okusalawo ku nsonga ku kkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga omuli okuggyawo ekkomo ery’emyaka 75 wamu na 35.
Era e kkooti yakusalawo ku ky’ekisanja ky’Ababaka okuva ku myaka 5 okudda ku 7 wamu nekungeri gyebyasalwawo mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga.