Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Eby’okwerinda binywezeddwa e Kyambogo. .

October 20, 2015 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Police Fred Enanga agamba nti police enywezezza eby’okwerinda ku University y’e Kyambogo.
Kino kiddiridde oluvannyuma oluvannyuma lw’abayizi okutiisatiisa nga bwebagenda okwekalaakaasa olw’obukyafu obuyitiridde naddala mu bisulo byabwe, Ebbula lye ntebe, ebigezo okulwawo okufulumizibwa wamu n’amasannyalaze okubula.
Kinajjukirwa nti wiikis bbiri emabega abayizi bano babadde beekalakaasa. Naye ayogerera police agamba nti enteeseganya zigenda mu maaso.