Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ebyokuziika kwa Hon. Cecilia buvunaanyizibwa bwa Palamenti

January 19, 2024 · Mubiru Ali

Palamenti evuddeyo netegeeza nti ebyokuziika omugenzi Cecilia Barbara Ogwal bwebuli obuvunaanyizibwa bwayo so ssi kibiina kya Forum for Democratic Change.
Palamenti esabye abantu obutagoberera pulogulaamu efulumiziddwa FDC ku mikutu gya social media. Sipiika wa Palamenti n’abafamire bakuvaayo bafulumye enteekateeka entuufu ezokuziika.
Palamenti ekubirizza FDC obutayisa mu mugenzi maaso nga bateeka katemba mu lugendo lwe olusembayo ku Nsi.