Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 654 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ebyokuziika Kasango bikyalimu omukoosi

March 3, 2021 · Mubiru Ali
KASANGO OKUZIIKIBWA TUSOOKA KUKIRIZIGANYA:
Andrew M. Mwenda; “Ettuntu lyaleero, Hon. Fox Odoi nange tukubirizza olukiiko lwaboluganda lwa Robert Kasango, mikwano gye wamu nebakoddomi be okusalawo wa waaba aziikibwa.
Enkiiko zikyagenda mu maaso era tusazeewo okuziika kwe kwongezebweyo okutuusa nga tutuuse ku nzikiriziganya.”