Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 224 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ebyokuwa ba ssekinnoomu ensigo Gavumenti ebiggyemu enta

July 5, 2017 · Mubiru Ali

Gavumenti eggye enta mu ntekaateeka y’okuwa abantu ba ssekinnoomu ensigo mu nteekateeka ya Gavumenti ey’okulwanyisa obwavu eyitibwa Operation Wealth Creation olw’abalimi obutagijjumbira bulungi. 

Bwabadde ayogerako ne bannamawulire ku Uganda Media Center mu Kampala,  akulira enteekateeka ya NAADS, Dr. Samuel Mugasi agamba nti Gavumenti egenda kwongera okulambulula obulungi ensonga eno nga kati ebintu ebinaaweebwayo nga ensigo, byakuweebwa abo abalimi abeekozeemu ebibiina .