Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 199 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ebyokukwatibwa kwa Muwanga Kivumbi tetubimanyiiko – UPDF

July 29, 2026 · Radio Simba

📻 Ebyokukwatibwa kwa Muwanga Kivumbi tetubimanyiiko – UPDF

Eggye lya UPDF livuddeyo neryegaana kukyokuwamba omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi, ng’okusinziira ku kirayiro kya Kkooti ekikoleddwa Lt. Col. Edgar Musaasizi ng akikubye ku lw’omuduumizi w’Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba, ategeezezza nti kituufu bakimanyiko nti yayimbulwa ku kakalu ka Kkooti nti wabula eby’okuddamu okumukwata tebalina kye babimanyiiko nabo bawulira biwulire.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug