Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live

Ebyokuggyayo Bannayuganda mubiveeko – Minisita Oryem

May 13, 2020 · Mubiru Ali

Minisita w’Ensonga ez’omunda Okello Oryem avuddeyo nategeeza nti Gavumenti yagaanye ekirowoozo ky’abantu ssekinnoomu ababadde bavuddeyo nga bategeeza nti balina enteekateeka ekkomyaawo Bannayuganda abakyasiranidde ebweru w’eggwanga. Oryem ategeezezza Palamenti nti Gavumenti erina obusobozi obukola kino era erina enteekateeka zekola okubaggyayo.