Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 792 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ebyobusuubuzi wakati wa Yuganda ne Tanzania bigonjoddwa

May 11, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne munne bwebafaananya emirimu owa Tanzania Suluhu Samia Hassana bakkaanyizza okuggyawo obukwakkulizo bwensubulagana wakati w’ensi zino zombi. Bino bituukiddwako mu bugenyi obutongole Pulezidenti Suluhu Hassan bwaliko wano mu Yuganda era ng’ensisinkano eno etandikiddewo okuvaamu ebibala nga Yuganda yakutwala ttani za sukaali 10,000 mu Tanzania.