Ebyobulamu!

Eby’obulamu:

Obadde okimanyi nti okusiba omukka notaguyisa kyandiguletera okufulumira mu mukka gwossa nga guyita mu kamwako?!

Omukugu mubyendya Omukenkufu Clare Collins okuva mu Yunivasite ye Newcastle mu Bungereza agamba nti omukka gwosibidde mu lubuto gwandizimbya olubuto lwo olwo omukka ogwo gwosibye neguzibwa mu mubiri ggwo n’ogufulumiza mu kussa ne mu kamwa.

Omukenkufu Collins era agamba nti gyokoma okusiba omukka guno kyandiguletera okuwera mu byenda olwo negufuluma lwampaka ekiyinza okuswaza mu bantu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews