Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,433 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Eby’obulamu ku bizinga by’e Buvuma bikwasa enaku

June 24, 2020 · Mubiru Ali

Akakikko ka Palamenti aka Parliamentary Technical Committee on Covid19 kakyaddeko ku bizinga by’e Buvuma okulaba engeri gyebetegekeddemu naddala mu Malwaliro okusobola okwanganga ekirwadde kya #COVID-19.
Akakiiko kakizudde nti ekizinga kino tekirina malwaliro gamala okuwa obujanjabi obusookerwako.
Ebizinga 52 ebikola Disituliki y’e Buvuma birina amalwaliro 12 naye nga tegalina lyato ligafa e Mulago.