BREAKING NEWS
Observer: Focus turns to Ghana, DR Congo Observer: Uganda, Burundi proudly represented through Australia at World Cup Pulse Uganda: Did former Miss Rwanda Jolly Mutesi scam Bebe Cool? MBU: I thought I was too cool to get HIV – MC Kats reveals mystery MBU: King Saha announces 2026 concert at Kololo Independence Grounds Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout Pulse Uganda: Viral video prompts police hunt for panga-wielding gang that attacked couple East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Eby’obuggagga bya KCCA 103 byatundibwa

Akola nga Executive Director w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority Eng. Andrew Kitaka avuddeyo nategeeza nti eby’obuggagga by’ekitongole kino ebiwerera ddala 103 byatundibwa abantu abatamanyiddwa.
Kitegeerekese nti eby’obuggagga bino byali byawabwe abantu ku ‘lease’ wabula kyababuuseeko ng’ekitongole okukitegeerako nti ate oluvannyuma byaguzibwa abantu abo nebifuuka byabwannannyini. Agamba nti awagira okunoonyereza kukolebwa okusobola okuzuula bakyalakimpadde abantu ebintu by’ekitongole.
Bino kuliko; M.162 Ntinda Industrial area nga eriko aba Imperial estates limited, Plot 6 Commercial Road Ntinda ng’eriko Nalis Byarugaba, Plot 11 Summit View Road ng’eriko Patrick ne Carol ne plot 44 Nabugabo Road eriko aba Shree Sanatan Dharma Ltd, plot 10 Impala Avenue eriko Tom Mugenga, plot 56 Ben Kiwanuka Street eriko aba Danata Investments Ltd ne plot 85 Kampala Road Park Royale Ltd n’endala.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply